Katikkiro wa Uganda Dr. Ruhakana Rugunda (wakati) minisita omubeezi ow’emizannyo Charles Bakkabulindi (ku ddyo) ne Moses Magogo pulezidenti wa FUFA (ku kkono) nga balaba omupiira gwa Cranes ne Sudan mu gw’oluzannya olusooka ku laawundi esembayo mu z’okusunsulamu za CHAN e Nakivubo ku lwomukaaga nga October 17, 2015. Uganda yawangudde 2-0. (STEPHEN MAYAMBA)